Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 643 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omuliro gukute essomero lya Kamaanya Primary School e Bunamwaya

May 28, 2018 · Mubiru Ali

Mutuntu lyaleero omuliro gukute essomero lya Kamaanya Primary School e Bunamwaya. Tewali muntu n’omu afudde wabula ng’ebintu by’abayizi musanvu byebigiiriddemu. Ekitongole kya Poliisi ekizikiriza omuliro kituuse ku ssomero lino okusobola okuzikiriza omuliro.