Omulimu gw’okusereka enyumba Muzibwazaalampanga gutandise

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omulimu gw’okusereka enyumba Muzibwazaalampanga gutandise enkya ya leero.
Omulangira Daudi Chwa yasoose okutekako enjole y’essubi ebbisi olwo n’akwasa Wabulaakkayole enjole endala naye n’akola kye kimu. Oluvanyuma Omutaka Kasujja Kyesimba akulira eby’okusereka mu buwangwa naye nateekako enjole bbiri.
Katikkiro Owek. Charles Peter Mayiga abaddewo ng’omujulizi.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro