Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Sports

Omulimu gwokudaabiriza ekisaawe ky’e Namboole gutandise mu butongole

February 3, 2022 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’emizannyo Hon. Hamson Obua olunaku olwaleero akwasiza ekitongole ky’eggye lya UPDF ekizimbi mu butongole ekisaawe kya Mandela National Stadium – Namboole, okutandika okukidaabiriza wamu n’okukituusa ku mutindo gw’ensi yonna. Batandise nakuzimba kikomera okwetoloola ettaka ly’ekisaawe lyonna n’oluvannyuma batandike okudaabiriza ekisaawe.