Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 48 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omulenzi wa myaka 14 agudde mu mugga n’afiiramu – Butalejja

June 20, 2017 · Mubiru Ali

Omulenzi wa myaka 14 agudde mu mugga Namataaala mu buvanjuba bwa Yuganda n’afiiramu nga ne muganda we gweyagenze naye tasobodde kumuyamba .

Omwogezi wa Police mu kitundu by’e Bukedi,  Kamuliya Soali agamba nti bano bombi babadde bawuga naye nga bagenze n’okuvuba nga afudde ye Mwima Jackson abadde mutuuze ku kyalo Kayiti mu ggombolola y’e Mawiyo mu Disitulikiti y’e Butalejja . Kitalo ekyo.