🗳️ Omulangira David Kijanangoma Araali mu Bukama bwa Tooro, mukulu wa Omukama alindirira okuteekebwa mu gazette afiiridde mu Ddwaliro e Mulago nga kigambibwa nti abadde atawaanyizibwa ekirwadde kya kkookolo. Ono ajjukirwa mu mwaka gwa 2015 bweyagezaako okugubo Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV ku ntebe y’Obukama.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

