Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 443 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Omulangira asisinkanye abatabuliiki

December 5, 2018 · Mubiru Ali

Omulangira Kassim Nakibinge yasisinkanye Abattabbuliki omulundi ogusookedde ddala abagenze mumakaage nekigendererwa ekyokwegatta n’ebiwayi by’Abasiraamu abalala bakolere wamu.
Omulangira Nakibinge bano bweyabasisinkanye yabakakasizza nga bwajja okukola buli kisoboka kyonna okutuukiriza ebigendererwa byokwegatta kubanga ebiseera bingi byeboononye munjawukana.