Breaking
News: ENGULE 2026 EPISODE 15 News: Emivuyo ku ttaka nokugoba abantu ku ttaka, okusaanyaawo ebibira byonna mu Ggwanga bikolebwa Govt News: Mbu ya Jamiru James?! Bamukwatidde mu bufere natuyana nga bwezikala!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 377 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omulamuzi weddala erisooka Winnie Nankya Jatiko asindise omulwanirizi weddembe Praise Aloikin Opoloje ku alimanda okutuusa nga 15 October 2026.

September 28, 2026 · Radio Simba

🚨 Omulamuzi w’eddala erisooka Winnie Nankya Jatiko asindise omulwanirizi w’eddembe Praise Aloikin Opoloje ku alimanda okutuusa nga 15 October 2026.
Ono avunaaniddwa omusango gwokukozesa layini y’essimu eri mu mannya g’omuntu omulala n’ekigendererwa ekyokuzza omusanga nga kino kikontana nakawayiro 19 aka Regulation of Interception of Communications, Regulations 2024.
Wabula ebiriwo biraga nti ennamba eno yawandiisibwa mu mannya ga Maama we.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News