Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 712 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Omulamuzi w’e Mubende ali mukattu lw’abantu abasengulwa ku ttaka

July 9, 2019 · Mubiru Ali

Ssaabalamuzi Bart M. Katureebe avuddeyo nawandiikira omulamuzi w’e Mubende Joseph Murangira nga ayagala omunnyonyole ku kwemulugunya okwamutuusiddwako ku bikwatagana n’okusengula abantu abawerera ddala 3000 okuva ku byalo okuli Kambuye, Kikono, Kyabaana, Kanseera ne Lwensanga nga basengulwa omugagga George Kaweeri ku ttaka eriweza hectare 323.