Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 282 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Omulamuzi wa Kkooti ye Masaka Alvert Asiimwe agobye…

January 27, 2026 · Radio Simba

Omulamuzi wa Kkooti y’e Masaka Alvert Asiimwe agobye okusuba kwa Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Vincent Bamulangaki Ssempijja kweyali atutteyo ngasaba baddemu okubala obululu bwa Kalungu East era amulamgirire ngomuwanguzi nga agamba nti Munnakibiina ki National Unity Platform Yusuf Kiruluuta Nkeretanyi, yalangirirwa mu bukyaamu olwobululu bwagamba nti bwakyuusibwa mu Bukulula Sub-county ne Lukaya Town Council, Omulamuzi okugoba okusaba kuno kidiridde okusanga obubokisi 6 nga siiru zaabwo zakutulwa.
#ffemmwemmweffe
#ugandaelections2026
#ugandadecides2026
#UgandaDecides

Radio Simba News