Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 852 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
News

Omulamuzi wa Kkooti Esookerwako etuula e Makindye Sarah Basemera agaanye okusaba kwa Munnamateeka Erias Lukwago okwokweyimirirwa wabula nalagira

June 23, 2026 · Radio Simba

🗳️ Omulamuzi wa Kkooti Esookerwako etuula e Makindye Sarah Basemera agaanye okusaba kwa Munnamateeka Erias Lukwago okwokweyimirirwa wabula nalagira ab’ekitongole ky’anakomera okutwala Lukwago mu Ddwaliro lya Mulago National Referral Hospital okufuna obujanjabi. Ono era awadde ekiragiro kya Munnamateeka we omu ne mukyala we nga be bokka abakirizibwa okumukyalira mu Ddwaliro.
Bya Christina Nabatanzi

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News