Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 290 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu David Matovu agobye okusaba kweyali Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago okwokweyimirirwa agende afune

July 30, 2026 · Radio Simba

🚨 Omulamuzi wa Kkooti Enkulu David Matovu agobye okusaba kweyali Loodi Mmeeya wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago okwokweyimirirwa agende afune obujanjabi. Omulamuzi ategeezezza nti Lukwago yalemererwa okuleeta ebiwandiiko ebikakasa nti Abasawo mu Kkomera e Luzira tebalina busobozi bumuwa bujanjabi bweyetaaga.
Omulamuzi alagidde Registrar wa Kkooti okulaba nti banguya fayiro ya Lukwago okulaba nti omusango gwe gusalwa mu bwangu.
Bya Christina Nabatanzi

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News