Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 342 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Omulamuzi wa Kkooti e Mubende Norbert Ssajjabi alangiridde…

January 28, 2026 · Radio Simba

Omulamuzi wa Kkooti e Mubende Norbert Ssajjabi alangiridde Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Didan Mubangizi ng’Omubaka omulonde owa Buwekula South oluvannyuma lwokuddamu okubala obululu.
Mubangizi yaddukidde mu Kkooti ngawakanya ebyalangirirwa Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda nga kalaga nti Fred Tumwesigye (Indept) yali afunye obululu 8804, Mubangizi Didan 7998 nowa National Unity Platform Ssempiira Edward 1915 wabula gyebigweredde nga Didan Mubangizi alina 7908, Fred Tumwesigye 7505 ne Ssempiira Edward 1874.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#ugandaelections2026
#UgandaDecides