Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 501 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omulamuzi wa Kkooti e Gulu Augustine Alule Koma…

February 24, 2026 · Radio Simba

Omulamuzi wa Kkooti e Gulu Augustine Alule Koma kyaddaaki akirizza omumyuuka w’Omukulembeze wa National Unity Platform owamambuka Dr. Lina Zedriga Walu okweyimirirwa ku kakadde kamu ak’ensimbi ezobuliwo nabamweyimiridde 4 buli omu obukadde 10 ezitali zabuliwo.
Dr. Zedriga yakwatibwa nga 15 January era naggulwako omusango gwokukuma omuliro mu bantu.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News