Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omulamuzi omukulu Yorokamu Bamwine asabye abantu obutawa balamuzi nguzi

June 2, 2018 · Mubiru Ali

Omulamuzi omukulu Yorokamu Bamwine asabye abantu obutawa balamuzi nguzi wamu n’abakozi ba kkooti abalala kubanga kibalemesa okukola emirimu obulungi era nga okubawa enguzi kyenkanankana n’okukema empologoma enjala gy’eruma.

Yagambye nti tebafuna ssente zimala era nga bwojja n’ebbaasa obeera obakema. Era yagambye nti nga bwoyinza okubulwa ssente ezigulira omwana amata ewuwo, nabo kibatuukako.