BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Omulamuzi omukulu mu Kkooti e asindise omuvubuka ku limanda lwakutta baganda be abato babiri

Taibu Semakula 18 nga yeyita Shafick yakwatiddwa Poliisi y’e Wakiso kubigambibwa nti yenyigira mukuwamba Isreal Namalengo ne Dorcus Nakiwunga emirambo gyabwe negisuulibwa e Naluvule bano nga baali bato be.
Ssemakula yakwatiddwa oluvannyuma lw’abatuuze okumulumiriza nti nga 18-May-2018 abaana bano lwebabula yalabwako e Naluvule gyebaali babeera era nalabwako mukifo kino enkeera.
Poliisi egamba nti ekoze okunoonyereza okumala n’ekizuula nti Ssemakula yali mu lukwe olw’okutta abaana bano ng’obuzibu bw’ava ku Maama we okufumbirwa omusajja omulala Charles Katende eyamukuza wabula ate Ssemakula nabba ekyalani kye namuwawabira ku Poliisi eyamukwata. Ono era ne 2016 yakwatibwako ku bigambibwa nti yali yennyigidde mukuwamba n’okutta abaana ba Ssenga we era nasibibwa e Naguru Remand home wabula nateebwa.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply