Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,548 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Omulamuzi nnyamba nfune eddembe lyange – Kibalama

September 25, 2020 · Mubiru Ali

Eyaliko Pulezidenti wa NURP eyafuuka National Unity Platform Moses Nkonge Kibalama etegeezezza Kkooti nga bwamaze wiiki bbiri nga akuumirwa e Mbale.
Asabye Kkooti emuyambe addemu afune eddembe lye. Ono era ategeezezza Kkooti nga bweyayitibwa omuduumizi w’eggye lya UPDF Gen. David Muhoozi, annyonyole ku ky’okukyuusa obukulembeze bw’ekibiina era neyegaana ekyokusuubizibwa obukadde bwa Ddoola obutaano.