Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 281 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omulamuzi Kakuru abadde ayagala omulimu ggwe – Omumyuuka wa Ssaabalamuzi

March 9, 2023 · Mubiru Ali

Omumyuuka wa Ssaabalamuzi wa Yuganda Richard Buteera avuddeyo nategeeza nti Omulamuzi Kenneth Kakuru nebweyali aweereddwa ekitanda mu Ddwaliro yasigala akola emirimu gye. Ayongeddeko nti nebwemwasowagana nga naye ku makya nga mutuula naye nemufuna ekyemisana nti yali tasiba busungu.