Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,204 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omulamuzi asingisizza Kirabo omusango gwokutta Desire

May 30, 2022 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Mukono Henry Kaweesa, olunaku olwaleero asingisizza Mathew Kirabo omusango gwokutta omuyizi wa University eyali muganzi we Desire Mirembe 19 eyali asoma obusawo.
Wabula kigambibwa nti Kirabo yadduka mu Ggwanga oluvannyuma lwokuteebwa ku kakalu ka Kkooti, yo Famire ye yalagirwa okusasula engasi ya bukadde 150 ezobuliwo olwokulemererwa okuleeta omuntu gwebeyimirira era nebazisasula.