Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 448 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omulamuzi agaanyi okusaba kwa Onebe okweyimirirwa

January 6, 2022 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Paul Gadenya agaanyi okusaba kw’omusuubuzi era omubalirizi w’ebitabo Onebe Francis avunaanibwa omusango gw’okutta mukyala we ow’emyaka 64, ng’omulambo ggwe gwagibwa mu septic tank mu maka gaabwe.
Omulamuzi Gadenya akiriziganyizza n’omuwaabi wa Gavumenti ategeezezza nti singa ono ayimbulwa ayinza okutaataganya okunoonyereza kwabwe nga atiisatiisa abajulizi oba okudduka mu ggwanga.