Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
Omulamuzi agaanye okuwulira okusaba kw’Ababaka okweyimirirwa
October 12, 2021 · Mubiru Ali
Bannamateeka b’Ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP Allan Ssewanyana ne Ssegiriinya Muhammad aka Mr. Updates bavuddeyo nabategeeza nti Omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Masaka bwagaanye okuwulira okusaba kwokweyimirira kw’abantu baabwe okuggya.