Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Omulambuzi agudde mugga Itanda n’afiiramu – Jinja

November 23, 2017 · Mubiru Ali

Entiisa ebuutikidde abatuuze ababeera ku lubalama lw'omugga Itanda ogusangibwa omu ggombolola y'e Butagaya mu Disitulikiti y'e Jinja omulambuzi bw'asirittuse n'agwa mu mugga era n'afiiramu.

Omugenzi abadde amanyiddwa  nga Alamanzan Katende nga abadde yavudde Masaka  aggye naye anyumirwe ku biyiriro bino wabula Katonda teyamuganyizza kudda ka era kati z'embuyaga ezikaza engoye 

Wabula Ssentebe wa NRM mu muluka gw'e Nakakulwe , Brian Nsubuga atutegeezezza nti omulambuzi yabadde atamidde !!