Omukyala eyasimbiddwa ebisa nga ali mu kalantiini yazadde bulungi – Minisitule y’Ebyobulamu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Minisitule y’ebyobulamu evuddeyo ku katambi kano ak’omukyala akabadde katambula ku ‘Social Media’ nga kalaga Maama eyabadde asulirira okuzaala ebisa gwebyalumidde mu ‘Quarantine’, Minisitule egamba nti Ono yagiddwa mu kifo weyabadde natwalibwa mu Ddwaliro lya Entebe Grade B aweebwa obuyambi. Maama n’omwana bali mu mbeera nnungi. #STAYSAFEUG #COVID19UG #COVID-19 #COVID2019UG #COVID2019

Share.

Leave A Reply