Omukuumi yandisseeko omu lwakiri – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Embizzi ezitagaayo ku bulamu bwabalala zikubye Gen. katumba amasasi nezitta muwala we ne ddereeva we ye nezimulumya.
Nkungubagira Bannayuganda abo ababiri abafudde. Njogeddeko ne Gen. katumba ku ssimu emirundi ebiri, ajanjabwa.
Tujja kufufugaza abo bonna abamenyi b’amateeka nga bwetwakola. Ekirungi enkola empya eya digital beacons ku motoka ne Booda booda ejja kuyamba kukumalwo enkozesa embi ey’emotoka ne booda booda.
Nsabira Gen. Katumba okussuuka amangu. Omukuumi we teyandikubye masasi mu bbanga, yandikubye kutta. Twandibadde tulinawo omulambo gw’omutujju okutiisa abalala. Okukuba kwe okw’amasasi kutaasizza Gen. Katumba oluvannyuma lwokutiisa abatamanyangamba. Wabula okutta omu oba okusingawo ku batujju kyandikoze nnyo.”

buy windows 10 home

Share.

Leave A Reply