Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 49 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

omukuumi wa securex akubye lawyer esasi

November 16, 2018 · Mubiru Ali

Omukuumi wa Kkampuni eyobwanannyini eya Securex akwatiddwa Poliisi ya Old Kampala lwakukuba sasi nerikuba pavumenti neridda nerikuba Munnamateeka Muhereza Wilbert owa Owoyesigire & Co. Advocates omukono nga ono akolera ku kizimbe kya Access Building, Rubaga Road opposite ne Hotel Sojovalo. Addusiddwa mu ddwaliro e Lugaga okufuna obujanjabi.

Omukuumi bwabuziddwa agambye nti Muhereza amusabye amulage engeri emmundu gyekolamu naye nagyako magazine amulage bwekola. Emmundu agitunnuzza ebbali nakuba esasi eribadde mu chamber erikubye pavement neridda nerikuba lawyer omukono