Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
Omukuumi asse omukazi
August 1, 2018 · Mubiru Ali
Anywar Quinto nga mukuumi wa kkampuni y’obwanannyini eya Tiger Security yakubye Amoding Jenifer nga naye mukuumi wa kkampuni y’obwanannyini eya Asker Security Company amasasi agamutiddewo. Kigambibwa nti bano babadde bagalana era nga olwamaze okumukuba Jenifer amasasi adduse ne mmundu nagenda nayo.
