🗳️ Omukulu w’essomero lya Ntare School Saul Rwampororo, eyaliko omukulu w’essomero lino Jimmy Turyagyenda neyali typist Peace Kebirungi bakwatiddwa abakungu okuva mu offiisi ya Kaliisoliiso kubigambibwa nti bafiiriza Gavumenti ensimbi obukadde 110,877,900/= wamu n’okukozesa obubi offiisi.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

