Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 174 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omukulu w’essomero awasizza omuyizi we owa P.7, agombeddwamu obwala

November 18, 2016 · Mubiru Ali

Omukulu w’essomero ย mu kibuga ky’e Nnyago ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Mayuge agombeddwamu obwala Police oluvannyuma lw’okuwasa omuyizi we owa P.7 nga wa myaka 15 .

Eyagu Farouk atemera mu gy’obukulu 25 era nga bazasdde b’omuwala baawaabye ku Police oluvannyuma lw’omwana ono omuwala okubula ng’ amalirizza ebigezo by’ekibiina ekyomusanvu.

Ayogerera Police mu bitundu by’e Busoga, Moses Mubi yaabuulidde Luboggola Simba nti omwana ono baamusanze mu maka ga Eyagu nga atakosa matooke era bwebatyo Eyagu egigye nebagizza gyegitaliira ntungo . Mubi avumiridde ekikolwa kino n’agamba nti omukulu w’essomero eyaalibadde ataasa omwana ate y’amuzzeeko okumukekevvula.