Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 179 listening Simba FM Live

Omukulu w’essomero atawandiise nga bayizi ku UNEB wakusibwa emyaka 10

August 4, 2020 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita ow’ebyenjigiriza John Chrysostom Muyingo olunaku olwaleero aleese ebbago mu Palamenti erya Uganda National Examination Board Bill 2020 (UNEB_Official). Mu bbago lino, mulimu akawayiro nga omukulu w’essomero yenna analemererwanga okuwandiisa abayizi abalina okukola ebigezo ebyakamalirizo wakusibwanga emyaka 10.