Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 302 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Omukulu w’ekika ky’Engonge akuutidde Bazzukulube

April 2, 2019 · Mubiru Ali

Kisolo Peter Kibuuka Mbobbo Omukulu w’Ekika ky’e Ngonge, akuutidde Bazzukulube ab’e Ngonge okukomya omuze gw’okutabulatabula ensonga z’Eddiini n’Obuwangwa n’ategeeza nti kyabulabe nnyo ekiyinza okuviirako Ennono okusaanawo.
Omutaka Kisolo, yasinzidde ku mukolo kweyabadde akyalidde ow’omtuba gwa Kitumba, Steven Kyebuuzibwa e Kansanga n’ategeeza Bazzukulube nti ensangi zino abantu bangi batabula eddiini n’Obuwangwa era n’abalabulala okukikomya kubanga kyandiviirako n’abaana okukula nga tebamanyi Nnono zaabwe.