Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Omukulisitu akubye omugoberezi embooko mu bantu lwa bufere

September 25, 2018 · Mubiru Ali

Rev. Fr. Charles Onen nga akola nga Ass. Curate wa Holy Rosary Catholic Church yavudde mu mbeera nakuba Jimmy Rubangakene 25, emiggo ku bigambibwa nti abadde aggya ku bantu ssente mbu zakuyambako ku Radio y’abakatuliki Radio Maria. Ono amusanze ku satge ya Boda Boda okuliraana essomero lya Gulu Senior Secondary  School.

Rubangakene wabula yegaanye ebyabadde byogerwa wabula nategeeza nti waliwo abazira kisa abamuwa omutwalo gumu era n’asaba omubuulizi amukirize azeeyo ssente zino mu bannyini zo era namusaba aleme kumutwala ku Poliisi.