Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 607 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omukulembeze w’ekitundu yeeyimbyemu ogwakabugu.

December 7, 2015 · Mubiru Ali

Entiisa ebuutikidde abatuuze mu bitundu bya Busakira mu  Mayuge, omukulembeze abadde yeebuuzibwako ate nga Muntu Mukulu nnyo mu kitundu Isabirye Mugowa , asangiddwa nga yeyimbyemu omuguwa nga alengejjera ku muguwa.

Omugenzi yafulumye ekiro mu matumbi nga mukyalawe tategedde era bwebagenze okutandika omuyiggo bamusanze ali ku muguwa.

Ssentebe w’ekitundu Kino Muwaya agamba nti ekikolwa kino kikyase nnyo mu bitundu bye Mayuge era kiraga ekifaananyi kibi eri abaana.