Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 221 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Omukulembeze wEggwanga Yoweri Kaguta Museveni azzeeyo okunoonya akalulu…

January 8, 2026 · Radio Simba

Omukulembeze w’Eggwanga Yoweri Kaguta Museveni azzeeyo okunoonya akalulu e Kole ne Lira mu bendobendo lya Lango oluvannyuma lwokumaliriza okutalaaga Disitulikiti za Uganda zonna.

Museveni asinzidde mu Disitulikiti ye Kole nakaatiriza nga abantu abaafirwa ente zaabwe mu biseera byentalo zekiyeekera bwezigenda okubaddizibwa amangu ddala nga azeemu okulondebwa.

Enteekateeka y’okuliyirira abaafirwa Ente mu biseera bya baayekera ba Joseph Kony ne Alice Lakwena, Museveni yeemu kwezo kwaze atambulira mu kitundu kino ekya Lango nga ne leero bwabadde e Kole azeemu okukisimbako essira.

Museveni agambye baamala dda okukaanya n’abakulembeze mu kitundu kino ekya Lango buli maka gaweebwe Ente 5 era kino kyebagenda okukola mu kifo kyokumalira ebiseera mu Kkooti.

Museveni asuubizza nti singa Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM eddamu okulondebwa, Gavumenti egenda kusimira abantu mu bitundu bya Lango ebidiba omulundirwa ebyennyanja kunkingiizi z’emigga olwo basobole okwenogera ennusu ate nga bwebafukirira ebir

Radio Simba News