Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda akubye ku matu
January 8, 2019 · Mubiru Ali
Abaweereza b’Obwakabaka bakyaliddeko omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda Nelson Kawalya mu maka ge e Lubaga okumukuulisa okusuuka obulwadde obubadde bumutawaanya.Bamutonedde ebirabo wamu n’okumusabira essaala.