Omukubi w’ebikonde Zebra Ssenyange atiddwa

Kitalo!
Eyaliko Kkamputeni wa ttiimu y’ebikonde eya Bombers Zebra Mando Ssenyange akubiddwa amasasi agamutiddewo ekiro ekikeesezza olwaleero okuliraana amaka ge e Bwaise.
Kigambibwa nti abamusse bamufulumizza mu nnyumba ye nebamuttira mu lukuubo ewamulirwana.

Leave a Reply