Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe. News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 325 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omukozi wa Busoga University aboye bbaasi yaayo nagitunda

July 28, 2019 · Mubiru Ali

Bannamateeka ba Kizza & Co Advocate nga bali wamu ne wannyondo wa Kkooti Kisoko Sammuuel basise bbaasi ya Busoga University nnamba UAJ 178K era nebagitundirawo.

Kino kidiridde omu ku bakozi ba University eno Kizza Moses okuwawabira Busoga University olw’okugikolera ebbanga lya myaka 5 wabula nebaremererwa okumsasula omusala gwe nga abadde ababanja obukadde 37.
Kkooti yayita abakulira Busoga University emirundi egiwerako era nebalagira bamusasule nekibalema.