Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 217 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Omukolo gw’okukungubagira Minisita Rtd. Col. Okello guli Kololo

May 10, 2023 · Mubiru Ali
Olwaleero Eggwanga lwe ligenda okukungubagira abadde Omubeezi wa Minisita ow’Abakozi n’Ekikula ky’abantu, Rtd. Col. Charles Patrick Okello Engola Macodwogo mu butongole ng’emikolo giri ku Kisaawe e Kololo nga Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni yemukungubazi omukulu era nga amaze okutuuka ngawerekeddwako mukyala we Minisita Janet Kataaha Museveni.
Abakungu ab’enjawulo mu Gavumenti webali.
Photo Credit: Rogers Roja