Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omukazi atasiba zikweya anobye nafumbirwa mulirwana e Mukono

October 4, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Nabuti mu Distirict y’e Mukono berabidde ku katemba atali musasulire Omusajja bwasanze mukyala we ggwe yawasa emyezi 7 emabega nga ali ku mulirwano wafumbiddwa.
Doreen Mbabazi akwatiddwa mu maka go musiguze agamba nti yafiirwa mu kyalo ewaabwe e Mbarara wabula bwe yali eyo nakubira Omwami we Turyatunga Amon essimu amutegeeze bweyetaaga ssente ezimuzza mbu Amon namutegeeza nga ye bwatakyamwagala era nga yamukoowa dda ekyamuviirako okunoonya obufumbo awalala.