Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 40 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Omukazi asazeeko bba obulya enkoko.

September 3, 2015 · Mubiru Ali

Omukazi mu Disitulikiti ye Kuumi atasiba zikweya asazeeko bba obulya enkoko nga entabwe eva ku butakkaanya ku bikolwa by’omusajja e by’obwenzi.

Omukazi ono omusajja amulinamu abaana bana era nga oluvannyuma lw’ekikolwa Kino omukazi ataddeko kakokola tondeka nnyuma nga kati police emuwenja buseebene.