Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 138 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omukazi agudde mu kinaabiro n’afiirawo – Mayuge

July 27, 2016 · Mubiru Ali

Night Ssuubi myaka 53 nga abadde mutuuze ku kyalo Nantinkalu mu ggombolola y’e Wairaka ekiri mu Disitulikiti y’e Mayuge y’aseeredde n’agwa mu kinaabiro n’akalirawo .ย 

Akulira ba mbega ba Police e Mayuge Mulumira Abdallah agamba nti Sssuubi abadde agenze kunaaba bw’atyo n’aseerera n’akuba omutwe ku kisenge n’agwa n’afa, omu ku b’oluganda lwe y’amusanze n’ategezaako Police

Police ekkirizza ba nnyini mufu okuziika nga bw’ekola okunooonyereza