Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 229 listening Simba FM Live

Omukazi abadde ayagala okutta abaana be bana asimattuse okuttibwa.

September 1, 2015 · Mubiru Ali

Omukazi ku kyalo Buswabulongo e Mityana amanyiddwa nga Nabulime Justine yaasimattuse okuttibwa abatuuze bw’ateeberezeddwa okuba nga abadde agezaako okutirimbula Abaana be bana

Omukazi ono asangidddwa nga asibye abaana be ku miguwa nga awagala ejjambiya abasanjage.

Lisakiddwa Joseph Balikuddembe.- Mityana.