Omukamuzi wa Kkooti e Butambala azzizzaayo Omubaka wa…
February 17, 2026 · Radio Simba
Omukamuzi wa Kkooti e Butambala azzizzaayo Omubaka wa Butambala, ngono ye Mumyuuka wa Pulezidenti wa National Unity Platform owa Buganda Muhammad Muwanga Kivumbi n’abantu abalala 20 mu kkomera e Kitalya okutuusa nga 10 March. Kino kidiridde omuwaabi wa Gavumenti okusaba Kkooti emwongere obudde ayongere okunoonyereza ku misango egivunaanibwa bano. #ffemmwemmweffe