Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 670 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Omukama Rukirabasaija ajaguzza okuweza emyaka 25 nga alamula

June 12, 2019 · Mubiru Ali

Enkumi nenkumi z’abantu bekulunguludde okweyiwa mu lubiri lw’e Karuziika mu kibuga ky’e Hoima okubeerawo nga abajulizi mukujaguza nga bwegiweze emyaka 25 bukyanga Omukama Rukirabasaija Agutamba Solomon Gafabusa Iguru I atandika okulamula Bunyoro – Kitara. Omukolo guno ogumanyiddwa nga Empango gubaawo buli nga 11-June era nga abankungu okuva mu Gavumenti eyawakati wamu N’abafuzi abensikirano babaddeyo bangi.