Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Omukadde eyakubwa muzzukulu we mu Omoro agenda akuba ku matu
April 16, 2020 · Mubiru Ali
Omukyala Mego Anek Lucy 81, eyalabibwa mu katambi nga atulugunyizibwa muzzukulu we Okello Brian agenda akuba ku mantu mu ddwaliro lya Flama abasalawo okumujanjaba ku bwereere.Ye Okello yatwaliddwa mu Kkooti ya Chief Magistrate avunaanibwe omusango gw’okugezaako okutta omuntu.