Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 712 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Omukadde e Mubende bamusse lwa 25,000/=

September 12, 2019 · Mubiru Ali

Namukadde ow’emyaka 86 eyafunye ensimbi z’abakadde bamukubye nu bamutta e Kiyuuni Mubende

Sentebe w’e Ggombolola y’e Kiyuuni Byamunugu Aloyizious atutegeezezza nti atemuddwa ye Bukirwa Federesi nga ono abadde mutuuze ku kyalo Lwemivubo ekisangibwa mu muluka gw’e Katente mu Ggombolola y’e Kiyuuni e Mubende.

Bukirwa okutemulwa kidirirdde okufuna sente z’abakadde 25,000 ezibaweebwa Gavumenti bwatyo nga oluzze ekka kwe kulumbibwa omutemu atanategeerekeka amukubye omuggo ku mutwe ogumugye mu budde nakuliita ne sente zino.