Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Omujaasi wa UPDF asse Mukyalawe n’omwana, asimattuse okuttibwa abatuuze.

September 8, 2015 · Mubiru Ali

Police e Mubende arwanaganye n’abantu ababadde bataanye obugo ku musanvu wa UPDF ateeberezebwa okutta Mukyalawe n’omwana ow’emyezi omukaaga era emirambo n’agikweka mu nnyumba okumala ennaku ssatu.

Omusasi waffe Kimeze Expedito agamba nti Ssentebe W’ekyalo ayise police okutaasa munnamaje ono Byabashaija. Bibadde ku kyalo Gayaza – Nabingoola – Mubende.