🗳️ Omuhiikirwa wa Tooro Calvin Armstrong Rwomiire Akiiki alekulidde nga agamba Obukama bususse okweyawulamu ngabavudde ne ku mulamwa gwokuweereza abantu.
Rwomiire agamba nti obumu, okutabagana wamu nebitwala Obukama mu maaso birina okuteekebwa ennyo ku mwanjo okusinga okweyagaliza ng’abantu.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

