omugoba w’ennyonyi egudde enkya yaleero yasabye akomewo ku kisaawe

CEO wa kkampuni ya Ethiopian Airlines Tewolde Gebremariam avuddeyo nayogerako eri Bannamawulire ku nnyonyi egudde enkya yaleero agambye nti omugoba w’ennyonyi eno yavuddeyo nategeeza abakola ku kisaawe ky’e Bole mu Control Room nti ennyonyi yabadde efunyeemu obuzibu era nga ayagala awete akomewo era nga yabadde akiriziddwa.
Tewolde era yategeezezza nti ennyonyi eno yabadde yakava e South Africa ku makya era nga bagiwumuzzaamu essaawa ezisoba mu 3 era nga yabadde terina buzibu era nemukubuuka yabadde terina buzibu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omusolo ku mobile money si kibonerezo kyokka wabula kunyigiriza muntu wa wansi – Hon. Kyagulanyi