🗳️ Omugagga Amos Nzei eyaguza NSSF Uganda ettaka ly’e Ttemangalo akyamudde akakiiko ka Palamenti aka COSASE bwalemereddwa okwewozaako ku mivuyo egyetobeka mu kutunda ettaka lino egyamuyisizza ate nadda mu kuwaana Palamenti olwokuba nga egula amazzi kkampuni ye gekola aga Nivana. Ababaka abatuula ku kakiiko kano ne banne bayise nabo abawadde kibbo kya nseko.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

