omugabe w’ankole akubiddwa mizibu

Umar Asiimwe Rubambasi eyeyita Omugabe wa Ankole wowulirira bino ng’anyiga biwundu oluvannyuma lwa baganda be okumutimpula emiggo nga bamulanga kubalyako omusimbi gwe bagamba nti agujja wa Pulezidenti.
Asiimwe abadde mu bulumi obw’amaanyi agamba nti yakubiddwa ku ssaawa mwenda mu kiro ekyakeesezza olunaku lweggulo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
‘Bobi Wine tosobola Museveni manya wokoma’ – Golola