Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 216 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omufumbi w’essomero atomedde omusomesa n’afiirawo.

September 30, 2015 · Mubiru Ali

Enkyukwe ebuutikidde essomero lya kings Land Junior School e Rakai, omufumbi bwatomedde omusomesa n’afiirawo mbulaga ate abayizi abalala bagendedde ku bisago. Omufumbi ategeerekeseeko erya Mugagga abadde avugaavugamu mu mmotoka y’essomero kika kya Super Custom awo ku ssomero, atomedde Mr. Boaz abadde asomesa P. 3.
Enjega eno ebadde ku kyalo Lusaka mu Disitulikiti ye Rakai.